[Intro]
N’endaba Ekibuga ekikulu Jerusalem
Nga kiva mugulu
Kyaja kyona nga kibunye ensi yonna,
Nga abatukuvu bali omwo, ne yesu nga ye kabaka
N’endaba abantu nga batumbiira okuva mubanga ng’enswa bweziva mutaka
Nebasisinkana omwana
Twesunge okuyingira mukibuga etali nnaku
Mulinya lya mukama waffe yesu
Mwesunge, tukiyingire
[Chorus X2 (2nd with choir)]
Waliwo Ekibuga, Ekibuga kikyo
Batugambye kyaka, kyaka yakana
Mulimu n’ebilungi, yesu byeyasubiza oyo
Tuli beera eyo, tuli beera eyo
Waliwo Ekibuga,
Ekibuga kikyo
Batugambye kyaka
Kyaka yakana
Mulimu n’ebirungi
Yesu byeyasubiza oyo
Tuli beera eyo, Tuli beera eyo
[Verse 1]
Luliba lumu tuli laba yesu
Nga agya okuva mu bile
Egye ly’abamalaika ngalilinda omwana gw’endiga oyo
Tuli buuka ffena
[Pre-Chorus]
[Chorus]
[Verse 2]
Bwetuliba nga tutuuse munsi gyeyasubiza oyo
Ali tutwala kunzizi az’amazzi amalamu atunazeko amaziga-yesu
Ali tutambuliza kungudo zili eza zaabu
Tuli mulaba amaaso na maaso,
Emirembe ne Mirembe
Teli kuffa
[Pre-Chorus]
[Interlude]
Instrumental + adlibs
[Verse 3]
Ekibuga ky’etwogerako sikino eky’eroma
Ekibuga ky’etwogerako sikino eky’emecca
Ekibuga ky’etwogerako sikino eky’enewyork
Ekibuga ky’etwogerako sikino eky’ekampala
[Bridge]
Yelusalemu Ekibuga
Kika okuva ew’akatonda-oyo
Tuli beera eyo, hallelujah!
Tuli beera eyo, hallelujah! hallelujah!
[Verse 4]
Njagala, njagala, njagala, njagala
Njagala mukimanye
Njagala mulokoke
Njagala mutukeyo (ooh-ohh)
Njagala tumulabeko (ooh-ooh-ooh)
Njagala tube naye
Tuli ffuga naye (hallelujah!)
Ali tukulisa
Ali tuwumuza (hallelujah! hallelujah!)
Ali tusanyusa
Tuli tambula naye (hallelujah!)
Tuli beera eyo, (eeeeh!)
[Outro: Choir & Ap John Bunjo]
Tuli beera eyo, Tuli beera eyo
Tuli beera eyo, (abawona obwenzi)
Tuli beera eyo, (abawona ebisiyaga)
Tuli beera eyo, (abaleka enguzi mwena)
Tuli beera eyo, (abalemwa okusamila)
Tuli beera eyo, (abawona okwenda)
Tuli beera eyo, (abayokya lubaale)
Tuli beera eyo (with choir) fenna, hallelujah!
Tuli beera eyo, (hallelujah! Hallelujah!)
[Chorus]
Share Your Thoughts On These Lyrics