LYRICS: '' by

Alright
It’s your boy Macas MAHAD
Da delgriot special dedication Yo
Alpha on the beats
Nakwegomba nga okyaali kaana
Nange ngandi ka kijaana

Nga ever nze abeera taata abasigadde baana gwe maama
Nga aba nabansasaana kyamalanga bwoninaana
Neka smile kuka face ko nga bagaamba twesaana
Gwe eyanfuula kibanda anti nga awo neviimbya
Bu rap nkuba nkuwaana era ng’ogamba nze asinga
Nentandika akabanga ekibaaba n’obukoola
Kyokka bambi samanya nti ebyo byakunyizanga
Watandika okwekyaanga nze nga simanyi nsonga
Wandekawo samanya wa gyenyiinza okusanga
Akadde kaweera era nenfuuna akanamba
Nengeezako nenfuba ndabe nga nentonda
Nebangamba nti ogenze Germany
Nenkunoonya nga Britain nkufuule colony
Aboogera bo baliwo but you didn’t listen
Nga bu imoji tewabawa mattu you gave them to me yoo
Kanyabo tonkubira newengenzaako nengeezako

Ogamba tokyampulira
Tonkubira nenfubennyo nengeezako
Newenkuyiitira cinema
Yoo ebbanga liweze baby obadde obuzeemu
Akadde kekaano era jangu tuwaayemu
Nze bakyapiri Kamba sibuule nsiisemu
Tugende tuzirye era zenkozeewo kozinyweemu

Kuka vacation nkutwaalako Amsterdam
Oba saint Andrews Jamaica nkukubiseemu
Nkuyimbire obuyimba obwakabi era ombibizeemu
Nfuuke nga n’over coat yo ng’empeewo ekuyiseemu
Balungi bangi yadde ansanira oliyo omu
Abanefasa totya baby biyenje nina doom
Nebwesisooka kebera obasinga just assume
Nebyondazeeko bimala if at all am to confirm alright
Kanyabo tonkubira newengenzaako nengeezako

Ogamba tokyampulira
Tonkubira nenfubennyo nengeezako
Newenkuyiitira cinema
Nakwegomba nga okyaali kaana
Nange ngandi ka kijaana
Nga ever nze abeera taa
Kanyabo tonkubira

Nga aba nabansasaana kyamalanga bwoninaana
Neka smile kuka face ko nga
Ogamba tokyampulira
Tonkubira nenfubennyo nengeezako
Newenkuyiitira cinema
Alright da delgriot!

Share Your Thoughts On These Lyrics