Intro
Hello Mummy, Its me Abex Rymes, nkukubide kusiima, ebirungi byonkolede
Beats Kalaz
verse one
Nsanze bangi eyo nze jempitira aah
Mama wange oli wanjawulo mubakazi abalala
Oli muntu wangeri ki mukama yakutekamu ensulo
Ezo obulamu zeyama abalala
You deserve a lot ...deserve a lot eeh for your devoted love
Oh Mama you deserve a lot eeh...
Omberedewo okuva mubuto... n'ondaga amakubo, amalungi n'amabi mama
Kati mbagambeki banange....
chorus
Mama's love x2....Mama's love yeyambuna nzena
Mama's love mama's love eeh....Am blessed by God through Mummy's love
Aah-aah-Uncle
verse two
Kati ninawo eno kyendagawo, newankubade sikingi..ndi mumativu kumwoyo...ago manyi ga mama
Omulala asibamu ebibye mbu bambi, kulwembera embi eli eno.. naleeka awo abaana...gwe kyotakola
Abalala batuleka mumalwaliro nebagenda aaaah aaah aaah tebalina buvumu bubeera n'abaana aaah
Embeera bwetabuuka olusi nga okaaba haaa, mama yeno esawa, omwana alwade kitanda aah
Otoba toba ofune kukasente, misana kiro tewebaka, paka kusawa esembayo...tondekerera
Nkusabira mukama omutonzi akuwe obulamu, ela akuwe ebirungi....ebisinga munsi eno
Kantobe tobe nzimbe golofa, oba ebizimbe ebiwanvu osulenga omwo mama
Oh mama's love mama's love eeh is all over me, mummy's love i love you mama
oooo..oooh mama!!
chorus
Mama's love x2....Mama's love yeyambuna nzena
Mama's love mama's love eeh....Am blessed by God through Mummy's love
Outro
Nkeera eyo mama, nkusange eyo mama, nkuletere ekilabo oooh ekyamazalibwa mama x4
chorus
Mama's love x2....Mama's love yeyambuna nzena
Mama's love mama's love eeh....Am blessed by God through Mummy's love
END!!
Share Your Thoughts On These Lyrics