LYRICS: '' by

Alright
Da delgriot
MACAS MAHAD

Skillz on the beat mukaneeno yakubye
Kasule Francis blood tula tuwaye
Manager rwaj biki abalenzi basomye
Macas MAHAD rap kanzirye
Mbasobola kabajje bameka
Mbafighter paka eno mukuffa
Ba rapper kabajje bameka
Mbamegga kabakole batya
Yenze rapper wo omubaaya
Tonteka nabadaawa

Abakyayiiga ebyo kweyokya nokwakya buli ssawa
Mbasinga tebinsaawa byakijinga nakoowa
Freestyle mc rap ntekateka muwowa
Kiki oba ba rapper bakuba nnyo ebibowa
Mbakabya nga sniper mbateeka mu ssabawa
Nga goowa ba rapper mbasibira mu store
Rap baziteggedde bukulu nga nviiri zamunkwaawa
Ndi ku sure rap sikopa nkuba pure
Heavy weight mc nnyini height high tower
Nantameggwa mu battle bars nkuba ezizitowa
Ku frontline punchline mateeka nkuba cure
Right satetemeya nga mba poa
Abatuzalawanga dem dayz baddawa
Tuli ku bill board wagulu bbo baliwa
Tukoze ne bikulu ng’ate tetuna kadiwa

Alright

Mbasobola kabajje bameka
Mbafighter paka eno mukuffa
Ba rapper kabajje bameka
Mbamegga kabakole batya

Sinze best mc nga wadde ansinga nkyamunoonya
School boy Q agezaako naye akyali mwana
Kendrick ne Drake bwobagatta era mbasinga
Kabe Nasty c ng’omutadde ne rich gang
Ndi so paid nga sayida Bbumba
Bansomako ng’ebyafaayo bya wakanda

Nga steven chow mu axe gang ntambula mpanise ebango okwo kwekuvimba
Ndi nantameggwa legacy ngikuuma nga keeper nkuggwa
Nga sir Apollo kaggwa bwonzoleya boyi mba waggugwa
Street fighter mukano nga sheikh buba nze afuga
Siri amateur mpita teacher mbazunza nga Aki na Ukwa
Nga aba opposition e Uganda bantegga obutwa
Lwakuba mbabuuka nembakwata nga thiblet Courtois
Ba rapper bangi munffo yadde abakabi ng‘aba kekwa
Infact mu singular ndaba ndiwo omu nzeka
Yoo munkolera nnyo abaana beeka
Bwetwasoma bwetwazirunda nga twamenyeka

Mbavimbisa ago go mateeka mwena nandibasomye naye muli bangi nnyo mwasuka

Nge kirooto ekye ntiisa mu luga flow ntiika
Nkola byanjawulo anti nefanaana nzeka
Kampala ngyezinzeko ngyiwambye mateeka
Azoleya gwentuuza kutaka sasira anteeka
Ate nga tebansobola kuba namenkamenka
Rap weriba sala mwana nze nawukuuka
Okunfuna oggata nas, the game ne 2pac

Oba wiz khalifah Kendrick lamar ne ka tyga
Mukibiina tusoma ebirooto byawuuka
Ne rap game bwekiri era ffena tetwefanaana
Billboard BET grammy’s byenensuunga
Guiness book of records banansoma nti
Mubatiisa abaaliko am one of dem
kuba ennimi nnyingi mu eno rap game
Naye nina ensonyi neku campus ntya buddemu
Kyokka nga mbadde wakabi okuva first sem

Alright
Mbasobola kabajje bameka
Banumba abo tebatya kuffa
Yoo eddy yiizi
Ne poda mabirizi

Skillz on da beat pour me water like eazi
Alright da delgriot

Mi nah fraida dem call me MACAS MAHAD.

Share Your Thoughts On These Lyrics