LYRICS: 'Frame' by Ron Mckay

Hmmmm, panadol mapeesa
Ron Mackay, frame ye hit

Chrs.
Njagala kukwesigaliza
Njagala kukyusa
Njagala nkutimbe
mu frame
Nga ya zaabu
Nga ya taabu
Frame, frame
Uuuuuhm
Frame,frame uuuh

Vrs1
Bwoyagala oluyimba sweet melodies
Mu piano oba guitar
Honey mpita
Sirina buleechi mweekyo
Honey wange nga oli
Mwesigwa, obadde
Tonalabika, ndi ku
Trigger, ntidde abanniger
Abakwewanyisa
Bwoyagala oluyimba
Sweet melodies
Mu piano oba guitar
Honey mpita
Nze sirina buleechi mweekyo
Nyinza nokwelaga
Obutadamu kubuuza
Wabula nafuna, nafuna omuwala
Siryejjusa
Nice body, sweet love
Sparkling eyes
Ndi ku trigger, ntidde abanniger
Abakwewanyisa

.... chorus..........

Vrs 2
Honey wange nina okukwebaza
walungiwa wawanvuwa wayawula
Nkukuume ntya, nkukuume ntya
Okujjako okukuframinga
Kale laba, naberangawo awo
Nga nkeera nnyo nengenda
Okola, era nasiibangayo eyo
Nga nkaaba, sirina kyakola
Nga kumakya
Enjuba nesanyukira ensi
Mu ttuntu
Nga enfuufu eyokya
Nebigere wansi
Olweggulo
Awo enjuba weyeganira ensi
Olwo lunaku,neziyita ennaku
Mpaka myaka
Naye kati

........Chrs....
.....End...

Share Your Thoughts On These Lyrics