LYRICS: 'Seyeeya' by Kevin Killar

Intro:
A'zhénlìng ChéngLìng Saø Cháø
We Making a Statement
Amaazi ge nyanja bwe bwongo
Empeewo ye nyanja bye birowoozo

Chorus:
Seyeeya.... Seyeeya....
Seyeeya.... Seyeeya.... Seyeeya....
Mubirowoozo byange
Mubwongo bwange
Mu mwoyo gwange
Munda mutima gwange

Verse 1
Bali abafeere abanumya
Nze silimba baby wabamponya
Nebyonkundabisa neswala
Gwe nondeta enseeko nga olinga anyonyogera
Ononda ngamba Iyee oba nedda
Kuba nkyakulooja
Nga tonaja tekigwa |no way

Bridge:
You always on my mind Love X3
You always On Mind X2

Chorus X2

Verse: 2
Gwe tolinga bali ba njabala njabala
Empisa olina maama yakuuza
Osala enanansi obutunda emichungwa
Maganda nokamula nenywa
Nga yesu weyatambulila ku maazi
Ontambula munda olinga maazi
Tugende kazinga e ssese
Olabe maama wange gyeyava oyo Norah
ziina nze kansune guitar
Mpola nyo oyinza okuggwa
Wogana awo mba nkita
Wogenda nontoda nyiza okuffa
Ononda ngamba Iyee oba nedda
Kuba nkyakulooja nga tonaja tekigwa nedda

Bridge X1

Chorus till end
Conc:
a zhénlìng chénglíng sàø chàø
Pyret Beats Making a Statement
SG

Share Your Thoughts On These Lyrics