LYRICS: 'Nkizude' by Ray Bee

Love is a feeling…

Ray Bee Musawo solja weeehhh (oooh)
Aaahh, nhmm.. bino byadala

Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali
Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali

Olugendo lwo’mukwano kubanga kusimba mudo mumayinja…

Nze no’no omwana tuvude wala
Kabwa kabi kagumya mugongo

Love kutala afiya, omusinji gwo’mukwano bwesigwa,
Muno mukwate nga ekyatika, tomusula, ajakwatikaaaah,

Balonde… batwale

Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali
Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali

Bagamba, kumululungi tekubula kamogo,
Naye, kwono sikalaba…, ono omwana tanumya eh,

Singa nasokera kugwe kale,
Sandilumidwa njaba zaluli,

Singa wali omanyi byempulira, muli munda, mumutima,
Njagala mbiwandike mbisigesige mbitonetone, mbitimbetimbe…

Olyoke omanye, kyoli, jendi munda

Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali
Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali

Nhhh yeah eh, ooh, munage...
Bali balila ku kaliba emyaka jetulimala nze nawe,
Silikulabisa, silikwewala, silikukyawa, Mukwano ooh omwagalwa,
Nkwata nyweza tonta… omutima toguyuza amakona,

Manager Wanza yatala afiya,
Lucid Magician ye mafiya…,
Miranda Phillings eeehheh,
Kutala afiya

Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali
Nkizude onjagala, baby, kyoli kyendi,
Kankwambaze akaweta Mukwano nga onyumide kadali

Share Your Thoughts On These Lyrics