LYRICS: 'Nesunze' by Lil Kay 256

VERSE 1
Ebigambobyo byo bitono,
Enjogerayo, yo ya Simbo,
Nakulabirawo nze muntandikwa,
Beiby nze nentyamu
Nga bulinkera nyimilila mumulyango,
Kibubu ntere nkulabe,
Bulikumakya nga ogendawo,
Mukwano okunaba face,
Ohho oh nga oyambade ekinu kyo,
Kiri ekya black and white,
Kale laba walinga onkuba,
Nayenga nze sikugamba,
Naye...........

Chorus
Nesunze okufumbira etooke,
Nesunze okuzalira omusika,
Nesunze nkutwaleko ewaka,
Nesunze okubera nawe

VERSE 2
Lwakya lumu,
Noyogerako nange,
Nenzigwamu amagezi,
Kuba nalimanyi tekisoboka,
Wayita mbale, nongamba onjagala,
Era awo twafuka bamikwano,
Era guno omukwano,
Gugyakuwangala

Chorus
Nesunze okufumbira etooke,
Nesunze okuzalira omusika,
Nesunze nkutwaleko ewaka,
Nesunze okubera nawe

VERSE 3
Wangamba ongyagala,
Kati tongyiwa,
Eno love leka tugyivuge,
Tusalize abatalina,
Kankutwale ewaka,
Onkube kadaali,
Newetuliba tukadiye,
Olibera nange

Chorus
Nesunze okufumbira etooke,
Nesunze okuzalira omusika,
Nesunze nkutwaleko ewaka,
Nesunze okubera nawe × 2

Share Your Thoughts On These Lyrics