LYRICS: 'Katonda Wa Ragga' by Ziza Bafana

Ensulo za raggah nzizudde
Abejaaka mbasudde
Mbayisa bubi enswa nzilidde
Raggah nywedde ryhm ntamidde

Mpulira mbabula
Mbasambabula
Silika Andabula

Mbawenjubula
Mbakanjabula
Mbakandabula
Mbamegabala
Mbasanjabala

Mbaduka nkuba
Besiba mpina
Mbegamya nkuba
Buwoomi bwanjuba
Bafana bwenkuba
Bass bwenkuba ... Bah
Nkilako mukeka gwenduka

Ryhm vibe
Sweet like champagne
Dem bow down cece
Nah body complain
Men dem maintain
Di gal demfill di pain
Abi bafana style fire burn di brain... Raaah

Chorus

Verse:
Swagga Jabba raggah
Swagga Raggah Jabba
Swagga Jabba Raggah
Swagga Raggah Jabba
Swagga Jabba Raggah
Mpulira ampita
Ampita teacher
Mbakubya picture
Mbawa zi lecture
Sitya ba teacher
Kubababa nange nsomesa
Okukila ku ba teacher
Kasavu kanyama
Bakukuta kukuta
Bakirako omusezi ayita
Mbasa picture
Mbetisa mapipa
Bazina gampina

Mbasa mpisa
Kuba wano yenze General
Kibanda akwasa empisa

Abanjagala mwebale
Oh Oh Jah
Abaafa bapapa
Bandibadewo nebalojja

Chorus:

Nze katonda wa raggah
Bwompulira
Mudukila mu swagga
Mu Uganda
Ragga mufuddembaga
Mbaza maaso
Tugenda maaso now

Bandojja nze nabayitako
Bandojja nabasukako
Bandojja nabalekayo
Saali nabo naye ate
bansangawo

Raggah wange asinga sente
Bamuyayanira kuba tebamanyi bingi
Wendi emifumbo mingi

Anti nze oil gwoteeka mu engine
Bah Bah Bah Bandojja
Bah Bah Bah ambassador
Bandojja
Bafana mbakuba
Mada mba dada
So mbasangawo
Era bwentyo mbachataganya
Besooza obukambwe bwasuka
Abaali bampalana emitima
Gya kyuka bwe bandaba
Nga endongo njifuga baba basatila
Nebagwa mu munyango gwobutwa
Jabbah raggah nteredde
Muja bakebedde
Balwadde bajjudde
Mujjudde kambawe empeke
Mu Uganda gyensinzidde
Mbaleka mutegedde muwonye
Anti nga ntemense

Bakopa byenkoze
Banyumya mubyenkoze
Basiiba mubyenkoze
Bangelera bwenkoze
Baka babadewo myaka
Babala byenkoze.

Share Your Thoughts On These Lyrics