LYRICS: 'Ebbuba' by Gera

Intro
Wuuyee wuuyee x2
Verse 1
Nkulaba nnyo onanaagira, byokola tebinnyumira
Otuggubadde oweddeyo, olwokuba ntuuse late
Essimu yange ogiremerako, olwa missed call
Mikwano gyange ogingobako, olowooza ginantwala

Chorus

Olina ebbubax2
Swt mutima( olina ebbuba) x2
Kendeeza( ku bbuba) x2
Yiga (okuneesiga) x2

Hook
Even when a de go to market-olondoola
To do the shopping-olondoola
A de go for work-olondoola
To look for money-olondoola x2

Chorus

Interluding chorus

Verse 2

Ne love yo yambirigo
Olinga bano abayeekera
Ompisa nga mwanawo
Ombuza ne jemba ndaga
Baganda bange obangobako ombuzaako emirembe
Weeyisa nga muserikale
Naye mukwano kyusa kyusa

Chorus

Share Your Thoughts On These Lyrics