LYRICS: 'Oba Anyiiga Anyiige' by Bizy Bizy

Yali mulungi kale
Sammanya samanya
Nga musubiiza nti love teligwawo
Nga mum nti ogwaffe tegulisanawo
Samanya no kale
Ekyakyussa omulungi dear
Nga neweyamba nga ansobeza
Ayagala nze mba netonda
Nga nabuli lweyanumyanga
Bwe munenya nayomba
Omukwano gwe namulava omunji
Nagujajamya nga
Amapenzi wenamulaga amanji
yena na nfoolinga nga
Bwenaginda he nga ampenza
Amlitta faala nga a mpuza
Omukwano ogwange andibagga
Muli nenekyawa heyiye

Chrous
Oba anyiiga anyiige
Nafuna gyendaga kangende
Lwakyi anonya nga ate
Yeyangamba yanetamwa ngende
Oba alwala alwale
Nafuna ampumuza gyembera
Ate oli omwana
gwenafuna akubba awumbawumba
baby

Verse2
Sikakuba mugagga nti olwokuba
alina sente anjogge
Silwakuba mulunji
Nga eyo abamuwana bangi
Olwokuba eri bamuwana
Nasalawo olwo adde kunze awenzee eh
Olwokuba eri bamusutta
Nasalawo olwo adde kunze
Awenze
Onto yandaga nga ettima
Eyali ampana
Nga yayiga okuvuma
Nze omuntu eyali yawona
empewo nga Tanya mbugumya
mugongo gwankuba
nga bwaba anumya akyikozesa fujjo kalyonso oh oh eh yah
Nga newemba numwa
Anyumilwa kundaba mumaziga yayayi eh yah
Eyali amponya empewo
Eyali asuttasutta ate yansottatta
Eyali amponya entewu eyali ansuttasutta ate ye nsottatta ah ah

Chrous

Verse3
Nga abanga nimba
Abangamba mwesibako ankoye
Mbu nze musembya
Ne mubulamu siyenze asana
Ah ah ah ah
Nga anumya mutima
Yegamye nkuba asabba ddi
Lwekya agendd
Kati bimazze okuttama
Bimmazze okuffukka
Yegayilira asabba mudiremu ate nga nafunna asinga ah

Chrous x2
End

Share Your Thoughts On These Lyrics