LYRICS: 'Ojuzawo Some More' by Busy Busy Ft Sera Watermellon

Ntro
Wowowowowowowo
Busy busy hey hey
ne Sera sera omumbejja
Ono water water melon ah yeah
Ne busy busy eh

Verse1
Sikyizulanga yamala akyisingana ayi toli wamululu ongabila kukabu
Uuu yeah
The way you loving me
Yendetere no kwetya muli eh yi
Binno byonjagala binsula naddalu uuuu yeah
Olinna engeri gyo kyikora enveri gyo kyikora osobora eno engeri gyokyikola omatiza olinna engeri
gyobakyila abalala

Chrousx2
Notakowa kusesamu
Ojuzawo
Notakowa Ku toppinga
Ojuzawo
Toli wamululu
Ojuzawo love yokka
You top up some more

Verse2
Katonda yamanyi lwakyi Bali ebilungi yabibama
Nabiwa gwe omu
Yegwe mulungi owempisa
Alinna ekyisa
Yalinna ensonga lwakyi mubanji
ya kuntondera nze manyi ekyama
Yesonga lwakyi nanyweza nesitta
Binsobera okikola otya obutakyusa ah
Mwaka ku mwaka nga love yo
Tekyuka
Nange newunya gyojja obuvumu
Yadde embera ekalamye
Nogumya omutima
Everyday gwe nga otopinga
Everyday tokowa kusesamu
Yegwe abelawo nga ngonze
Yegwe atakyusa nga ah yeah

Chrousx2

Verse3
Bagamba omulungi tafumba
Naye aye gwe Bambi onkumye
Notatangatanga nogumila
Kubi layilo byewalayila
Mbuno omusajja takumikka
Naye mubanji tosangika
Byolabye eyo nobyelekeleza
Nokomawo ewakka
Kati kankuwe kankuwe nze nkwongere osanna ttu ttu
Lya love lyenyinni
Nange nsimma (nsimma) ojimpa mubunji (nsimma)
Ojimpa mu excess (nsimma)
Kanmo kenkufunye
Kanjinkwongere mu advance (nsimma)
Ojimpa mubumji (nsimma)
Ojimpa nu excess kanno (nsimma)
Ke nkufunye kanjikwongere mu
Advance
Chrous x3

End

Share Your Thoughts On These Lyrics