LYRICS: 'Ki Power' by DarkTee Forrever

INTRO.

Sibatomera ahii...,eno eyange tesiba,tekuli mataala..
Darktee forever...ah

CHORUS
Tulumbisa tulumbisa tulumbisa.....ki power
nabuli kyetukola tulumbisa.....ki power
okunonya sente tukozesa...ki power
okumala ko buli kimu...kiba ki power x2

VERSE 1

Akade wekakuba netulumba job
obude tubukwata tetusula time
twetika hardcore anti kunonya dime
byetukola bimenya okupowa teri
wano wezibula tunonya wano newali
amanyi gegatasa wozembeya tolya
otulo tetukola eno mu ki power system
olina okubera mu..omunafu tuvemu..

CHORUS

VERSE 2
Nga tolina ki power nemundongo towera
bakutwala ko awo dem bano tebawena
owino fasi fasi eki power kye kikola
....In this generation,Uganda my nation
a bana bakoze akaja balina nezi mansion..he he..
luno lutabalo sirwa na mwana wani,zimba obugaga bwo slowly
bt surely
ebyo byoliko ebyosikira bimyuseee....DELATE,,,

CHORUS

VERSE 3
Mikono juu mwena baliwo.....ki power
ba dj bona abakabi.....ki power
ba presenter namwe abaliwo..ki power
abadigize abaterumya......ki power...
ba producer abakabi...ki power
aba campusor abanyirira..ki power
abakyala mwena mwena...ki power
na abami mutyo...ki power
eeeeh..buli omu uh ...ki power
kona mu gwe...

CHORUS

Share Your Thoughts On These Lyrics