LYRICS: 'Nakolaki' by Troy Musik

intro
microphone ready
ready kabsha prezdo mu m town
microphone ready kabsha prezdo
enox producer
chorus
nakolaki nze
mbuza nakolaki nze
nakolaki nzeekyo ekigaana okwagala nze *2
verse 1
omutima gunuma nga gwe njagala nkulaba tondaba ahh
amanyi ganzingwa nga gwe mpana ate gwe tompana ahh
byenkola byesiba bwenkolowozako eno byesiba
kati mudungu jensula kumakya obudde jebukelela
nemeere yantama okulya anti bwenjilya mba sijiwomelwa
kumulimu eyo bangoba nga balaba elinya nyo lyendogotana
emikwano jenkyawa agawalayi nze jankowa
anti mbela mpana gwe buli kadde kyoka gwe mpana laba ontidde
nkuyita tompitaba nze nfudde yiii laba nzena bwensadde
chorus *2
verse 2
ngamba kyoyagala ndete tontya nze ngamba ndete
olimulungi kalala olina amaaso agaka nga etaala
akabina ko laba kapapala kyana gwe wabula osobola
bwoyogela oyogela byenjagala my gal wabula otukula
naye wobela omanjja baby ngamba nsasule ebbanjja
kuba onumya nga gwobanjja onumya nga gwowalana
baby onumya nga gwobanjja sinakindi baby gwowalaana aaaaah
chorus*2
verse 3
baby ngenda kuwaana eeeh ngenda kusuta
ngenda kubibita nkutamye nabaali abakudazaah
kuba gwe tosaana kudaza sweet tosaana kukaba
njagala nkufukile njuba nkwakile nga emisaana nga ondaba
njagala nfuke askari wo nkukume ekilo nga gwe tondaba
my sweet iih nkweyitila my honey
my sweetiiih kiliza nawe baby gambye nawe
chorus*3

Share Your Thoughts On These Lyrics