LYRICS: 'Bintuntu' by Troy Musik

Ooh nuh yeah!
Skydee ooh nuh yeah!.
Ooh nuh yeah! Wrakle D Avie
Ooh nuh yeah………..

(chorus)
Lwaki ekyilo okola bintuntu
Maziima lwaki nawe ondeka munzikiza
Nga ate omanyi sinamakosa Eeh ehh

(verse1)
Gal you wakin’ wakin’ me up
I saw you on my dream
When I saw you I go down
Why don’t you be my lovely girl?
Wobera owange offa? Mbuliira?
Wenkuwa omutiima offa? Mbuliira?
Ngamba ofunangayo akadde, bambi noyitako ewaffe,
Ngamba ofunangayo akadde, nawe nontwalako ewamwe?

(Chorus)
Lwaki ekyilo okola bintuntu
Maziima lwaki nawe ondeka munzikiza
Nga ate omanyi sinamakosa Eeh ehh

(Verse2)
Nkizudde,nkizudde,nkizudde, nti ebintu byokola byakunemesa
Nkizudde, ooh nkizudde nti ebintu byokola bilumya mutwe gwange….
Olwa’leero osanyuka, laaba enkera okyuka
Baby lwaki okyuka nga ate okimanyi daily ndi wuwo
Kati lwaki okyuka nga ate okimanyi nti nfilawo?
Yenze baby asana, yenze? Nawe? Ehh

(Chorus)
Lwaki ekyilo okola bintuntu
Maziima lwaki nawe ondeka munzikiza
Nga ate omanyi sinamakosa Eeh ehh

(Verse3)
Era nze niinze, niinze ndabe baby oba okyusako
I think you are ready to change yo way
Siganye oli mulunji, naye nze binkesse?
Biino byebagamba? Bikwononera future
Eih eih ehh bayaye? Eeh ehh
Aih aih ah bayaye? eeheh

(Chorus)
Lwaki ekyilo okola bintuntu
Maziima lwaki nawe ondeka munzikiza
Nga ate omanyi sinamakosa Eeh ehh
AIH WRAKLE!

Share Your Thoughts On These Lyrics