LYRICS: 'Embeera Zo' by Maro

(Chorus X2)

Embeera zo ekisibye emikisajjo mbereazo X2

Kyuusa embeera embeera eneyisa yo.
Aka lero njagala kagende ewoyo mukwano gwo.
Oyo atudde wotudde era agamba ndi wuwo.
Tonaba kuwangula era agamba oneday tou will be. Aseka nawe era nga muli akulaga oneday you will be. X2

Ekiri muttu ( tomanyi)
Ekiri mumutwe gwe (tomanyi)
Oyagala bakuwe lwaki obera omukodo ate.
Oyagala bisima lwaki otuulira ebyamunno wo.
Eryo etima munda mwo
Kyuusa embeera zo
Yagaliza muno wo nawe anakwagalizanga.

(Chorus)

Ono yangamba anjagala nyo era mutwale nejenkolera.
Byenkola bimunyumira nyo era’yala mbi musomese.
Gwenasomesa yalinga byayiga ayagala abinsomese. X2

Era omwaka bwegwayita yalowoza bya gwa yo bya ayiga.
Oyagala bakuwe lwaki obera omukodo ate.
Oyagala bisima lwakyi otuulira ebyamunno wo.
Eryo etima munda mwo
Kyuusa embera zo
Yagaliza muno wo mukama ana kuyiira emikisa…

(Chorus)

Money money money
Money money money X2

money money money butwa atazirina agabira azirina obutwa.
Omuntu omuntu omuntu omuntu X2

Money money money butwa atazirina agulira azirina obutwa
Oyo gwoyamba
Tewesanga nga yakusamba…

(Chorus ….. till fed out)

Share Your Thoughts On These Lyrics