LYRICS: 'Tulo' by Naira Ali

[Verse 1]

Myaka nabisibo ng’omukwano gunuma
Ndowooza natondibwa ekyo
Gano amaaso yegwe gatekedwa olaba
Tambude egendo nga mukwano sikulaba
Amagulu tegakoowa kubanga yegwe gatekedwo fatta
Nebwendaba ebiffanana bitya
Nga sinakulaba gano amaaso teganyumilwa
Nebwendaba ebiffanana bitya
Nga sinakulaba gano amaaso teganyumilwa

[Bridge]

Amazima nze sinyumilwa
Nga mukwano sikulaba
Amazima nze sseyagala
Nga mukwano sikulaba

(Chorus X2)

Tulo X3 (Nkusaba tontwala njagala mbe nga mulabako)
Tulo X3 (Nkusaba bontwala mubiloto abaye)

[Verse 2]

Ndaba bangi gyempita ela abasinga banegwanyiza
Ndaba bingi ebisikiliza naye omukwano gwo gwansikasika dda
Olunaku kalunyume lutya gasinakulaba mukwano nze sinyumilwa
Omuliro kaguttete gutya nga sibugumu lyomubiri gwo nze sinyumilwa

[Bridge]

(Chorus X2)

[Verse 3]

I really really really really love you
I really, really really love you
I really really really really love you
I love you, I love you
X3

(Chorus X3)

[Outro]

I really really really really love you
I really, really really love you
I really really really really love you
I love you, I love you

Share Your Thoughts On These Lyrics